Abalam 3:9 - Luganda Bible 20039 Awo Abayisirayeli ne bakaabirira Mukama, n'abatumira omuntu eyabanunula, ye Otiniyeeli, mutabani wa Kalebu, muto wa Kenazi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Awo abaana ba Isiraeri bwe bakaabira Mukama, Mukama n'abayimusiza omulokozi Osunieri mutabani wa Kenazi, oyo ye yali muto wa Kalebu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Naye Abayisirayiri bwe baalaajanira Mukama, kyeyava abawa omulwanyi omuzira okubanunula erinnya lye Osunieri azaalibwa Kenezi muto wa Kalebu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Awo abaana ba Isiraeri bwe bakaabira Mukama, Mukama n'abayimusiza omulokozi abaana ba Isiraeri, eyabalokola, ye Osunieri mutabani wa Kenazi, ye mwanawaabo owa Kalebu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 Naye Abayisirayeli ne bawanjagira Omukama, Omukama n'ateerawo Abayisirayeli omununuzi eyabanunula, Otunyeli mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Awo Abayisirayeli ne bakaabirira Mukama, n'abatumira omuntu eyabanunula, ye Otiniyeeli, mutabani wa Kalebu, muto wa Kenazi. Sien die hoofstuk |