Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 3:31 - Luganda Bible 2003

31 Omukulembeze eyaddirira, yali Samugaari, mutabani wa Anati. Naye yanunula Yisirayeli bwe yatta Abafilistiya lukaaga n'omuwunda.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 Omulamuzi eyaddirira yali Samugali mutabani wa Anasi. Naye yanunula Isiraeri, bwe yatta Abafirisuuti lukaaga (600), n'omuwunda ogusoya ente era naye n'alokola Isiraeri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 Omukulembeze eyaddira Ekudi mu bigere ye Samugali mutabani wa Anasi era naye yanunula Abayisirayiri. Ye wuuyo eyatta abasajja Abafirisuuti lukaaga nga yeeyambisa omuwunda gwe bagobesa ente nga zirima.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 Samugali mutabani wa Anasi n'addirira oyo, n'atta ku Bafirisuuti abasajja lukaaga n'omuwunda ogusoya ente: era naye n'alokola Isiraeri.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

31 Ewudi yaddirirwa Samugari, mutabani wa Anati, eyakuba Abafilisitiini lukaaga n'omuwunda ogugoba ente. Naye yanunula Yisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

31 Omukulembeze eyaddirira, yali Samugaari, mutabani wa Anati. Naye yanunula Yisirayeli bwe yatta Abafilistiya lukaaga n'omuwunda.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 3:31

Volg ons:

Advertensies


Advertensies