Abalam 3:10 - Luganda Bible 200310 Omwoyo gwa Mukama ne gujja ku ye, n'akulembera Yisirayeli. N'agenda mu lutalo, Mukama n'amuwa okuwangula Kusani Risatayimu, kabaka wa Mesopotaamiya. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Omwoyo gwa Mukama ne gujja ku ye, n'alamula Isiraeri. N'agenda mu lutalo, Mukama n'amuwa okuwangula Kusanurisasaimu, kabaka w'a Mesopotamiya. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Osunieri n’ajjula Omwoyo wa Mukama n’akulembera Abayisirayiri, n’alumba Kusanurisaseyimu kabaka w’e Mesopotamiya era n’amuwangula kubanga Mukama yamuwaayo mu mikono gya Osunieri. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Omwoyo gwa Mukama ne gumujjira, n'alamula Isiraeri; n'agenda okutabaala, Mukama n'agabula Kusanurisasaimu kabaka w'e Mesopotamiya mu mukono gwe: omukono gwe ne guwangula Kusanurisasaimu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU10 Omwoyo gw'Omukama ne gumujjako, n'alamula Yisirayeli. Otunyeli bwe yagenda okutabaala, Omukama n'amuwa Kusani-Risatayimu kabaka wa Aramu mu mikono gye, n'amuwangula. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200310 Omwoyo gwa Mukama ne gujja ku ye, n'akulembera Yisirayeli. N'agenda mu lutalo, Mukama n'amuwa okuwangula Kusani Risatayimu, kabaka wa Mesopotaamiya. Sien die hoofstuk |