Abalam 3:1 - Luganda Bible 20031 Kale Mukama n'aleka ab'amawanga agamu okusigala mu nsi eyo okugeza Abayisirayeli abataalaba ku ntalo z'e Kanaani. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Gano ge mawanga Mukama ge yaleka mu nsi, okugezesa Abaisiraeri bonna abataalaba ku ntalo zonna eza Kanani; Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Waliwo amawanga Mukama gaatazikiriza asobole okuyigiririzaako Abayisirayiri bonna abataamanya ntalo zonna ez’omu Kanani; Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Gano ge mawanga Mukama ge yaleka okukema Isiraeri olw'abo, bonna ku bo abataamanya ntalo zonna eza Kanani; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 Gano ge mawanga Omukama ge yalekawo okugagezesa Abayisirayeli abaali batabaddeeko mu ntalo z'omu Kanaani; Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 Kale Mukama n'aleka ab'amawanga agamu okusigala mu nsi eyo okugeza Abayisirayeli abataalaba ku ntalo z'e Kanaani. Sien die hoofstuk |