Abalam 21:7 - Luganda Bible 20037 Abasajja Ababenyamiini abasigaddewo, tunaabalabira tutya abakazi ab'okuwasa, ng'ate twalayirira Mukama obutabawa bawala baffe?” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Tulibalabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga twalayira eri Mukama obutabawanga ku bawala baffe okubawasa?” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Tunaabakolera ki okubafunira abakazi, obanga ffe ffennyini twerayiridde eri Mukama obutabawa bawala baffe okubafumbirwa?” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Tulibalabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga twalayira Mukama obutabawanga ku bawala baffe okubawasa? Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 Tukole tutya abasigaddewo okubafunira abakazi, anti twalayira dda ffenna ew'Omukama nti tetugenda kubafumbiza bawala baffe.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Abasajja Ababenyamiini abasigaddewo, tunaabalabira tutya abakazi ab'okuwasa, ng'ate twalayirira Mukama obutabawa bawala baffe?” Sien die hoofstuk |