Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 21:23 - Luganda Bible 2003

23 Awo Ababenyamiini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi ku bawala abaali bazina, ne batwala. Ne baddayo mu kitundu kyabwe, ne bazimba ebibuga ne babeera omwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Awo abaana ba Benyamini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi buli muntu omukazi ku bawala abo abaali bazina, ng'omuwendo gwabwe bwe gwali; abo be baanyaga ne baddayo ku butaka bwabwe, ne bazimba ebibuga, ne batuula omwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Awo Ababenyamini ne bakola bwe batyo. Ne beewambira abawala ku abo abaali bazina, ne beddirayo mu busika bwabwe, ne baddamu okuzimba ebibuga byabwe ne babeera omwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Awo abaana ba Benyamini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi ku abo abaazina, ng'omuwendo gwabwe bwe gwali; abo be baanyaga: ne baddayo mu busika bwabwe, ne bazimba ebibuga, ne batuula omwo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

23 Ababenyamiini ne bakola kye baabalagira; buli omu mu Babenyamiini n'agenda ne yeenyagirayo omukazi mu bawala abaali bazina. Ne badda ku busika bwabwe, ne bazimba ebibuga, ne babisengamu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

23 Awo Ababenyamiini ne bakola bwe batyo, ne beenyagira abakazi ku bawala abaali bazina, ne batwala. Ne baddayo mu kitundu kyabwe, ne bazimba ebibuga ne babeera omwo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 21:23

Volg ons:

Advertensies


Advertensies