Abalam 21:2 - Luganda Bible 20032 Awo Abayisirayeli ne bagenda e Beteli, ne batuula eyo mu maaso ga Mukama, okutuusa akawungeezi. Ne batema emiranga ne bakaaba nnyo amaziga, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Abantu ne bagenda e Beseri mu maaso ga Mukama, ne babeera eyo okuva enkya okutuusa akawungeezi, ne bayimusa amaloboozi gabwe ne bakaaba nnyo amaziga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo abantu ne bagenda e Beseri ne batuula eyo okutuusa akawungeezi nga bakaabira Katonda, nga bayimusa eddoboozi lyabwe, nga bakuba ebiwoobe, Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Abantu ne bajja e Beseri, ne batuula eyo okutuusa akawungeezi mu maaso ga Katonda, ne bayimusa amaloboozi gaabwe, ne bakaaba nnyo amaziga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Abantu ne bajja e Beteli ne batuula mu maaso ga Katonda okutuusa akawungeezi; ne basitula amaloboozi gaabwe ne bakaaba nnyo nga bagamba nti: Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Awo Abayisirayeli ne bagenda e Beteli, ne batuula eyo mu maaso ga Mukama, okutuusa akawungeezi. Ne batema emiranga ne bakaaba nnyo amaziga, Sien die hoofstuk |