Abalam 21:18 - Luganda Bible 200318 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe kubawasa, kubanga Abayisirayeli twalayira ne tukolimira buli aliwa Omubenyamiini muwala we okumuwasa.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe okubawasa,” kubanga abaana ba Isiraeri baali balayidde nga boogera nti, “Akolimirwe oyo awa Benyamini omukazi okuwasa.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Ate tetuyinza kubawa ku bawala baffe kubawasa, kubanga ffe abaana ba Isirayiri tweyama nga tugamba nti, ‘Akolimirwe aliwa Omubenyamini muwala we okumuwasa.’ Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe okubawasa: kubanga abaana ba Isiraeri baali balayidde nga boogera nti Akolimirwe oyo awa Benyamini omukazi okuwasa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU18 Bawala baffe tetuyinza kubabawa olw'ekirayiro kye twakola nti: ‘Avumirirwe oyo aliwa Benyamiini omukazi.’ ” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200318 Naye tetuyinza kubawa ku bawala baffe kubawasa, kubanga Abayisirayeli twalayira ne tukolimira buli aliwa Omubenyamiini muwala we okumuwasa.” Sien die hoofstuk |