Abalam 21:15 - Luganda Bible 200315 Abantu ne basaalirwa olw'Ababenyamiini, kubanga Mukama yali aggyeewo okwegatta mu Bika bya Yisirayeli! Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Awo abantu ne banakuwala olw'Ababenyamini, olw'okubanga Mukama yali aggyewo obumu mu bika bya Isiraeri. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Abantu ne basaalirwa olwa Benyamini kubanga Mukama Katonda yali abaawudde ku bika bya Isirayiri ebirala. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Abantu ne bejjusa olwa Benyamini, kubanga Mukama yali awagudde ekituli mu bika bya Isiraeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 Abantu ne banyolwa olwa Benyamiini, kubanga Omukama yali ayawudde mu bika bya Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Abantu ne basaalirwa olw'Ababenyamiini, kubanga Mukama yali aggyeewo okwegatta mu Bika bya Yisirayeli! Sien die hoofstuk |