Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 21:14 - Luganda Bible 2003

14 Awo Ababenyamiini ne bakomawo, Abayisirayeli abalala ne babawa abawala ab'e Yebusi abatattibwa, naye ne batabamala bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Mu biro ebyo, Ababenyamini ne bakomawo, aba Isiraeri ab'ebika ebirala ne babawa abawala be bajja e Yabesugireyaadi abattatibwa, naye ne batabamala bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Awo Ababenyamini ne bakomawo mu kiseera ekyo, era ne baweebwa abawala abaawonawo ku bawala ab’e Yabesugireyaadi, naye ne batabamala bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Awo Benyamini n'akomawo mu biro ebyo; ne babawa abakazi be baali bawonyezza okubatta ku bakazi ab'e Yabesugireyaadi: era naye ne batabamala bwe batyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Ababenyamiini ne bajja mu budde obwo, ne baweebwa bawala b'e Yabesi-Gileyaadi abaali bataliziddwawo; naye baali tebabamala bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

14 Awo Ababenyamiini ne bakomawo, Abayisirayeli abalala ne babawa abawala ab'e Yebusi abatattibwa, naye ne batabamala bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 21:14

Volg ons:

Advertensies


Advertensies