Abalam 21:13 - Luganda Bible 200313 Awo ekibiina kyonna, ne kitumira Ababenyamiini abaali ku lwazi lw'e Rimmoni obubaka obw'okukomya olutalo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Awo ekibiina kyonna ne kitumira abaana ba Benyamini abaali mu jjinja lya Limoni obubaka obw'okukomya olutalo wabeewo emirembe. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Awo ekibiina kyonna ekyali kikuŋŋaanye ne kiweereza abaana ba Benyamini abaali ku lwazi lwa Limoni obubaka obw’emirembe. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Awo ekibiina kyonna ne batuma ne boogera n'abaana ba Benyamini abaali mu jjinja lya Limoni, ne babalangira emirembe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU13 Ekibiina kyonna ne kituma ababaka, ne boogera eri Ababenyamiini abaali ku lwazi lw'e Rimmoni, ne babatuusaako obubaka obw'okutabagana. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200313 Awo ekibiina kyonna, ne kitumira Ababenyamiini abaali ku lwazi lw'e Rimmoni obubaka obw'okukomya olutalo. Sien die hoofstuk |