Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 2:20 - Luganda Bible 2003

20 Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isiraeri; n'agamba nti, “eggwanga lino limenye endagaano gye nnalagaana ne bajjajjaabwe, tebakyampulira;

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri n’agamba nti, “Olw’okuba nga abantu bano bamenye endagaano gye nalagaana ne bajjajjaabwe, so tebagondedde ddoboozi lyange,

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri: n'ayogera nti Kubanga eggwanga lino lisobezza ku ndagaano gye nnalagira bajjajjaabwe, so tebawulidde ddoboozi lyange;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Awo obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'agamba nti: “Kubanga eggwanga lino limenye endagaano gye nateekerawo bajjajjaabwe, ne batampulira,

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

20 Awo Mukama n'asunguwalira nnyo Yisirayeli, n'agamba nti: “Ab'eggwanga lino bamenye endagaano gye nalagira bajjajjaabwe okukuumanga, era tebakyampulira.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 2:20

Volg ons:

Advertensies


Advertensies