Abalam 2:14 - Luganda Bible 200314 Mukama n'asunguwalira nnyo Abayisirayeli, n'abawaayo eri abanyazi ne babanyagako ebyabwe. N'aleka abalabe baabwe bonna abaali babeetoolodde, ne babawangula, Abayisirayeli nga tebakyasobola kwetaasa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuukira ku Isiraeri, n'abagabula mu mikono gy'abanyazi abaabanyaga, n'aleka abalabe babwe ababeetoolodde ne babawangula. Abaisiraeri nga tebakyasobola kwetaasa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Mukama n’asunguwalira nnyo Abayisirayiri: Kyeyava abawaayo mu mikono gy’abanyazi ne babanyanga era ne batasobola na kwerwanako okuva mu mikono gy’abalabe baabwe ababeetoolodde kubanga Mukama yali amaze okubawaayo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku Isiraeri, n'abagabula mu mikono gy'abanyazi abaabanyaga, n'abatunda mu mikono gy'abalabe baabwe okwetooloola, n'okuyinza ne batayinza nate kuyimirira mu maaso g'abalabe baabwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU14 Obusungu bw'Omukama ne bweserera ku Yisirayeli, n'abawaayo mu mikono gy'abanyazi ne babanyagulula, ne mu mikono gy'abalabe baabwe ababeetoolodde nga tebakyasobola kubagumira. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200314 Mukama n'asunguwalira nnyo Abayisirayeli, n'abawaayo eri abanyazi ne babanyagako ebyabwe. N'aleka abalabe baabwe bonna abaali babeetoolodde, ne babawangula, Abayisirayeli nga tebakyasobola kwetaasa. Sien die hoofstuk |