Abalam 12:9 - Luganda Bible 20039 Yalina batabani be amakumi asatu, ne bawala be amakumi asatu. N'afumbiza bawala be abo mu bika ebirala. N'aggya abawala amakumi asatu mu bika ebirala, n'abawasiza batabani be. N'akulembera Yisirayeli okumala emyaka musanvu, Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Yalina batabani be asatu (30), ne abawala be asatu (30). Yafumbiza bawalabe asatu (30) mu bika ebirala, n'awasiza batabani be abakazi asatu (30) okuva mu bika ebirala. Yalamulira Isiraeri emyaka musanvu (7). Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Yalina abaana aboobulenzi amakumi asatu, n’abaana aboobuwala amakumi asatu. Bawala be n’abafumbiza abantu abataali ba kika kye, ne batabani be n’abawasiza abawala abataali ba kika kye. N’akulembera Isirayiri okumala emyaka musanvu. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Era yalina batabani be asatu, era yasindika abawala be asatu okugenda mu nsi endala, n'aggya abawala asatu mu nsi endala n'abawasiza batabani be. N'alamulira Isiraeri emyaka musanvu. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 Yalina batabani be amakumi asatu ne bawala be amakumi asatu. Yafumbiza bawala be ebweru w'ekika kye, ne batabani be n'abawasiza abakazi ng'abaggya mu bika ebirala. Yalamula Yisirayeli okumala emyaka musanvu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Yalina batabani be amakumi asatu, ne bawala be amakumi asatu. N'afumbiza bawala be abo mu bika ebirala. N'aggya abawala amakumi asatu mu bika ebirala, n'abawasiza batabani be. N'akulembera Yisirayeli okumala emyaka musanvu, Sien die hoofstuk |