Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 12:5 - Luganda Bible 2003

5 Abagileyaadi okuziyiza Abeefurayimu okutoloka, beekwata ebifo byonna, Omugga Yorudaani we guyinza okusomokerwa. Buli Mwefurayimu eyajjanga n'asaba bamukkirize okusomoka, nga bamubuuza nti: “Oli Mwefurayimu?” Bwe yaddangamu nti: “Nedda”,

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Aba Gireyaadi ne beekwata ebifo awasomokerwa omugga Yoludaani, awo omuntu yenna avudde mu Efulayimu, bweyayagala nga okusomoka, Abagireyaadi ne bamubuuza nti, “Oli mu Efulayimu?” Bweyaddangamu nti, “Nedda;”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Ab’e Gireyaadi ne bawamba ebifo bya Yoludaani okusomokerwa okutuuka mu Efulayimu, era bwe waabangawo ku bakomawo aba Efulayimu eyayagalanga okusomoka, abasajja ab’e Gireyaadi nga bamubuuza nti, “Oli Mwefulayimu?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Ab'e Gireyaadi ne beekwata emisomoko gya Yoludaani okuteega Abaefulayimu: awo olwatuuka (omuntu yenna) ku badduse ba Efulayimu bwe yayogera nti Nsomoke, ab'e Gireyaadi ne bamugamba nti Oli Mwefulayimu? Bwe yayogera nti Nedda;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Abagileyaadi ne bakwata emisomoko gy'oku Yorudani egisomosa mu Efurayimu. Oli mu bakaawonawo mu Efurayimu bwe yagambanga nti: “Ka nsomoke,” ng'abasajja b'omu Gileyaadi bamubuuza nti: “Oli Mwefurayimu?” Bwe yagaananga nti “Nedda,”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

5 Abagileyaadi okuziyiza Abeefurayimu okutoloka, beekwata ebifo byonna, Omugga Yorudaani we guyinza okusomokerwa. Buli Mwefurayimu eyajjanga n'asaba bamukkirize okusomoka, nga bamubuuza nti: “Oli Mwefurayimu?” Bwe yaddangamu nti: “Nedda”,

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 12:5

Volg ons:

Advertensies


Advertensies