Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 12:1 - Luganda Bible 2003

1 Abeefurayimu ne bategeka olutalo, ne basomoka Omugga Yorudaani, ne bajja e Zafoni, ne bagamba Yefuta nti: “Lwaki wasala ensalo n'ogenda okulwanyisa Abammoni, n'ototuyita kugenda naawe? Tujja kukwokera mu nnyumba yo!”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Abasajja ba Efulayimu ne bategeka olutalo, ne bagenda e Zofani; ne bagamba Yefusa nti, “Lwaki wasomoka n'ogenda okulwana n'abaana ba Amoni, ffe n'ototuyita kugenda naawe? Tujja kukwokera mu nnyumba yo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Abasajja ba Efulayimu ne bayitibwa okusomoka okulaga mu Zafoni. Ne bagamba Yefusa nti, “Lwaki wagenda okulwanyisa abaana ba Amoni, n’otatuyita kugenda naawe? Tugenda kukwokera mu nnyumba yo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Abasajja ba Efulayimu ne bakuŋŋaana ne bayita okugenda mu nsi ey'obukiika obwa kkono; ne bagamba Yefusa nti Kiki ekyakusomosa okugenda okulwana n'abaana ba Amoni, n'ototuyita ffe okugenda naawe? tulikwokerera ennyumba yo omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Abantu b'omu Efurayimu ne bakunga eggye, ne basomoka ne balaga e Zafoni, ne bagamba Yefuta nti: “Lwaki wagenda okulwanyisa Abammoni n'ototuyita kugenda naawe? Tugenda kukwokera mu nnyumba yo.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

1 Abeefurayimu ne bategeka olutalo, ne basomoka Omugga Yorudaani, ne bajja e Zafoni, ne bagamba Yefuta nti: “Lwaki wasala ensalo n'ogenda okulwanyisa Abammoni, n'ototuyita kugenda naawe? Tujja kukwokera mu nnyumba yo!”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 12:1

Volg ons:

Advertensies


Advertensies