Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 11:7 - Luganda Bible 2003

7 Yefuta n'abagamba nti: “Mwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange. Kale lwaki mujja gye ndi kaakano nga muli mu buzibu?”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Yefusa n'agamba abakadde ab'e Gireyaadi nti, “Temwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Kiki ekibaleese gye ndi kaakano nga mutuuse mu buzibu?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Yefusa n’agamba abakadde b’e Gireyaadi nti, “Temwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Lwaki kaakano mujja gye ndi nga mulina ekizibu?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Yefusa n'agamba abakadde ab'e Gireyaadi nti Temwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Kale ekibaleese gye ndi kaakano kiki nga muli mu nnaku?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Yefuta n'ayanukula abakadde b'omu Gileyaadi nti: “Si mwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange? Lwaki kati nga mugudde mu bizibu mujja gye ndi?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

7 Yefuta n'abagamba nti: “Mwankyawa ne mungoba mu nnyumba ya kitange. Kale lwaki mujja gye ndi kaakano nga muli mu buzibu?”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 11:7

Volg ons:

Advertensies


Advertensies