Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 11:36 - Luganda Bible 2003

36 Omuwala n'amugamba nti: “Kitange, oba nga weeyama obweyamo eri Mukama, tuukiriza kye wagamba okunkolako, kubanga Mukama yawoolera eggwanga ku balabe bo Abammoni.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

36 Muwalawe n'amugamba nti, “Kitange, oba nga weeyama obweyamo eri Mukama, kale nkola ng'ekigambo ekyava mu kamwa ko bwe kyali; kubanga Mukama yakuwalanyizza eggwanga ku balabe bo, abaana ba Amoni.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

36 Awo muwala we n’amugamba nti, “Kitange weeyama eri Mukama. Kola ekyo kye weeyama eri Mukama Katonda, kubanga awooledde eggwanga ku balabe bo, abaana ba Amoni.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

36 N'amugamba nti Kitange, wayasama akamwa ko eri Mukama; nkola ng'ekigambo bwe kyali ekyava mu kamwa ko; kubanga Mukama yakuwalanyizza eggwanga ku balabe bo, abaana ba Amoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

36 Omuwala n'amwanukula nti: “Taata, oba walagaanya Omukama, nkola nga bwe wasuubiza, anti Omukama akuyambye n'owoolera eggwanga ku balabe bo Abammoni.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

36 Omuwala n'amugamba nti: “Kitange, oba nga weeyama obweyamo eri Mukama, tuukiriza kye wagamba okunkolako, kubanga Mukama yawoolera eggwanga ku balabe bo Abammoni.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 11:36

Volg ons:

Advertensies


Advertensies