Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 11:34 - Luganda Bible 2003

34 Yefuta bwe yaddayo eka mu Mizupa, muwala we n'ajja okumusisinkana ng'azina era ng'akuba ensaasi. Ye yali omwana we yekka. Teyalina mwana mulala ow'obulenzi oba ow'obuwala okuggyako oyo yekka.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

34 Yefusa n'addayo e Mizupa mu makage, laba muwala we n'afuluma okumusisinkana ng'akuba ebitaasa era nga bwazina; era ye yali omwana we omu yekka; teyalina mwana wa bulenzi newakubadde ow'obuwala omulala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

34 Awo Yefusa bwe yakomawo e Mizupa mu maka ge, laba muwala we n’ajja okumukulisaayo ng’akuba ebitaasa era ng’amuzinira. Ye mwana yekka gwe yalina.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

34 Yefusa n'ajja e Mizupa eri ennyumba ye, era, laba, muwala we n'afuluma okumusisinkana ng'alina ebitaasa era nga bazina: era ye yali omwana we omu; teyalina wa bulenzi newakubadde ow'obuwala wabula ye.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

34 Yefuta bwe yali akomawo ewaabwe e Mizupa, laba, muwala we n'ajja okumusisinkana nga bw'azinira ku bugoma. Omwana yalina ono yekka, teyalina baana balala ba bulenzi wadde ab'obuwala.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

34 Yefuta bwe yaddayo eka mu Mizupa, muwala we n'ajja okumusisinkana ng'azina era ng'akuba ensaasi. Ye yali omwana we yekka. Teyalina mwana mulala ow'obulenzi oba ow'obuwala okuggyako oyo yekka.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 11:34

Volg ons:

Advertensies


Advertensies