Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 11:33 - Luganda Bible 2003

33 N'abakuba okuva ku Aroweri okutuuka mu miriraano gya Minniti, bye bibuga amakumi abiri, n'okutuuka ku Abelu Keramimu. N'abattamu bangi nnyo. Bwe batyo Abammoni ne bawangulwa Abayisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 N'abakuba okuva ku Aloweri okutuuka ku miriraano gye Minnisi, bye bibuga abiri (20), n'okutuukira ddala ku Aberukeramimu, n'atta abantu bangi nnyo. Bwe batyo abaana ba Amoni bwe bawangulwa aba Isiraeri.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 N’abakuba okuva ku Aloweri okutuuka e Minnisi, bye bibuga amakumi abiri, n’okutuukira ddala ku Aberukeramimu; n’abakubira ddala era abaana ba Isirayiri ne bawangulira ddala abaana ba Amoni.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 N'abakuba okuva ku Aloweri okutuusa ng'ojja e Minnisi, bye bibuga abiri, n'okutuuka ku Aberukeramimu, n'abatta bangi nnyo. Abaana ba Amoni bwe baajeemulwa bwe batyo mu maaso g'abaana ba Isiraeri.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

33 Yabakuba okuva ku Aroweri okutuukira ddala ng'ojja e Minniti, bye bibuga amakumi abiri; ate n'okutuukira ddala e Abeli-Keramimu; yabakuba bubi nnyo. Abammoni ne batoowazibwa mu maaso g'Abayisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

33 N'abakuba okuva ku Aroweri okutuuka mu miriraano gya Minniti, bye bibuga amakumi abiri, n'okutuuka ku Abelu Keramimu. N'abattamu bangi nnyo. Bwe batyo Abammoni ne bawangulwa Abayisirayeli.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 11:33

Volg ons:

Advertensies


Advertensies