Abalam 11:31 - Luganda Bible 200331 omuntu alisooka okufuluma mu miryango gy'ennyumba yange okunnyaniriza nga nkomyewo n'obuwanguzi, aliba wa Mukama. Ndimuwaayo okuba ekitambiro ekyokebwa.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI31 ne nkomawo emirembe, omuntu yenna alisooka okufuluma mu nnyumba yange okunsisinkana, ndimuwaayo okuba ekiweebwayo ekyokebwa eri Mukama.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya31 ekintu kyonna ekirifuluma mu nzigi z’ennyumba yange nga nkomyewo mu buwanguzi, ne kinyaniriza nga nva mu baana ba Amoni, ndikiwaayo ng’ekiweebwayo ekyokebwa eri Mukama.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya31 awo olulituuka, ekintu kyonna ekirifuluma mu nzigi z'ennyumba yange okunsisinkana, bwe ndikomawo emirembe okuva eri abaana ba Amoni, kiriba kya Mukama, nange ndikiwaayo okuba ekiweebwayo ekyokebwa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU31 kyonna ekinaasooka okufuluma mu nnyumba yange okunsisinkana nga nkomawo n'obuwanguzi nga nva eri Abammoni, nzija kukiweereza Omukama ng'ekitambiro ekyokye.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200331 omuntu alisooka okufuluma mu miryango gy'ennyumba yange okunnyaniriza nga nkomyewo n'obuwanguzi, aliba wa Mukama. Ndimuwaayo okuba ekitambiro ekyokebwa.” Sien die hoofstuk |