Abalam 11:29 - Luganda Bible 200329 Awo omwoyo gwa Mukama ne gujja ku Yefuta, n'ayita mu Gileyaadi ne mu Manasse, n'adda mu Mizupa eky'omu Gileyaadi, n'agenda eri Abammoni. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Awo omwoyo gwa Mukama ne gulyoka gujja ku Yefusa, n'ayita mu Gireyaadi ne Manase, n'atuuka mu Mizupe eky'omu Gireyaadi, gye yava n'agenda eri abaana ba Amoni. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Awo Omwoyo wa Mukama Katonda n’ajja ku Yefusa; Yefusa n’asomoka Gireyaadi ne Manase, n’ayita ne mu Mizupa eky’e Gireyaadi, era mu Mizupa eky’e Gireyaadi gye yava okulumba abaana ba Amoni. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Awo omwoyo gwa Mukama ne gulyoka gujja ku Yefusa, n'ayita mu Gireyaadi ne Manase, n'ayita mu Mizupe eky'omu Gireyaadi n'ayita n'agenda eri abaana ba Amoni. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU29 Omwoyo gw'Omukama ne gukka ku Yefuta, n'ayita mu Gileyaadi ne mu Manasse, n'akutulira e Mizupa ekya Gileyaadi, gye yava n'alumba Abammoni. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200329 Awo omwoyo gwa Mukama ne gujja ku Yefuta, n'ayita mu Gileyaadi ne mu Manasse, n'adda mu Mizupa eky'omu Gileyaadi, n'agenda eri Abammoni. Sien die hoofstuk |