Abalam 11:27 - Luganda Bible 200327 Si nze nsobezza, naye ggwe osobezza okunnwanyisa. Mukama ye mulamuzi. Alamule leero wakati w'Abayisirayeli n'Abammoni.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Nze sikwonoonangako nakatono, naye ggwe onsosokereza okulwana nange; Mukama, Omulamuzi, alamule leero wakati w'abaana ba Isiraeri n'abaana ba Amoni.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Kaakano sirina kye nkusobezza naye ggwe onnumbye okulwana nange. Kale Mukama, Omulamuzi, leero alamule wakati w’abaana ba Isirayiri n’abaana ba Amoni.’ ” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Kale nze sikwonoonanga, naye ggwe onsobezza okulwana nange: Mukama, Omulamuzi, alamule leero wakati w'abaana ba Isiraeri n'abaana ba Amoni. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU27 Awo nno si nze nkukola akabi, wabula ggwe onkola akabi ng'onnangirirako entalo. Omukama omulamuzi atusalirewo ekituufu wakati w'Abayisirayeli n'Abammoni.’ ” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200327 Si nze nsobezza, naye ggwe osobezza okunnwanyisa. Mukama ye mulamuzi. Alamule leero wakati w'Abayisirayeli n'Abammoni.” Sien die hoofstuk |