Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 11:25 - Luganda Bible 2003

25 Olowooza nga ggwe osinga Balaki, mutabani wa Zippori, kabaka wa Mowaabu? Yawakanyaako Abayisirayeli, wadde okubalwanyisa?

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Olowooza ggwe osinga Balaki mutabani wa Zipoli kabaka wa Mowaabu? Yali awakanyeeko ne Isiraeri oba yali alwanyeeko nabo?

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Ddala ddala osinga Balaki mutabani wa Zipoli kabaka wa Mowaabu? Yali akaayanyizza Isirayiri wadde okubalwanyisa?

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Ne kaakano gw'osinga Balaki mutabani wa Zipoli, kabaka wa Mowaabu, n'akatono? yali awakanyeeko ne Isiraeri, oba yali alwanyeeko nabo?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Ggwe osinga Baraki, mutabani wa Zippori, kabaka w'e Mowabu? Yali ayombyeko ne Yisirayeli wadde okumulumba?

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

25 Olowooza nga ggwe osinga Balaki, mutabani wa Zippori, kabaka wa Mowaabu? Yawakanyaako Abayisirayeli, wadde okubalwanyisa?

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 11:25

Volg ons:

Advertensies


Advertensies