Abalam 11:21 - Luganda Bible 200321 Mukama, Katonda wa Yisirayeli n'awa Abayisirayeli okuwangula Sihoni n'eggye lye. Abayisirayeli ne balyoka batwala ekitundu kyonna eky'Abaamori abaabeeranga mu nsi eyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Mukama, Katonda wa Isiraeri, n'agabula Sikoni n'abantu be bonna mu mukono gwa Isiraeri, ne babatta; Isiraeri n'alyoka atwala ensi yonna ey'Abamoli ne bagituulamu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 “ ‘Mukama Katonda wa Isirayiri n’agabula Sikoni n’abantu be bonna mu mukono gwa Isirayiri, n’abawangula, era Isirayiri n’atwala ensi yonna ey’Abamoli. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Mukama, Katonda wa Isiraeri, n'agabula Sikoni n'abantu be bonna mu mukono gwa Isiraeri, ne babatta: Isiraeri n'alyoka alya ensi yonna ey'Abamoli, be baatuula mu nsi eyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 Omukama n'awaayo Sikoni n'eggye lye lyonna mu mikono gya Yisirayeli. Yisirayeli n'abawangula, ne yezza ensi ye yonna ey'Abaamori ababeera mu kitundu ekyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Mukama, Katonda wa Yisirayeli n'awa Abayisirayeli okuwangula Sihoni n'eggye lye. Abayisirayeli ne balyoka batwala ekitundu kyonna eky'Abaamori abaabeeranga mu nsi eyo. Sien die hoofstuk |