Abalam 11:2 - Luganda Bible 20032 yalina batabani be abalala, aba mukazi we. Bwe baakula, ne bagoba Yefuta awaka, ne bamugamba nti: “Tolibaako ky'osikira mu nnyumba ya kitaffe, kubanga oli mwana wa mukazi mulala.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Gireyaadi yalina mukazi we eyamuzaalira abaana abalenzi abalala; abalenzi abo bwe bakula, ne bagoba Yefusa awaka, nga bagamba nti, “Tolisika mu nnyumba ya kitaffe; kubanga gw'oli mwana wa mukazi mulala.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mukazi wa Gireyaadi yali amuzaalidde abaana aboobulenzi, era abaana b’omukazi oyo bwe baakula, ne bagobaganya Yefusa nga bagamba nti, “Tolisikira wamu naffe ku bintu bya kitaffe, kubanga kitaffe yakuzaala mu mukazi mulala.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Omukazi ow'e Gireyaadi n'amuzaalira abaana ab'obulenzi; abaana ba mukazi we bwe baakula, ne bagoba Yefusa, ne bamugamba nti Tolisika mu nnyumba ya kitaffe; kubanga gw'oli mwana wa mukazi mulala. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Mukazi wa Gileyaadi yennyini naye yamuzaalira abaana ab'obulenzi. Bo bwe baakula ne bagoba Yefuta, nga bagamba nti: “Tojja kugabana ku busika mu nnyumba ya kitaffe, kubanga oli mwana wa mukazi mulala.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 yalina batabani be abalala, aba mukazi we. Bwe baakula, ne bagoba Yefuta awaka, ne bamugamba nti: “Tolibaako ky'osikira mu nnyumba ya kitaffe, kubanga oli mwana wa mukazi mulala.” Sien die hoofstuk |