Abalam 11:17 - Luganda Bible 200317 Awo ne batuma ababaka eri kabaka wa Edomu okumusaba abakkirize okuyita mu nsi ye. Kyokka kabaka wa Edomu n'atabakkiriza. Abayisirayeli ne basigala e Kadesi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Awo Isiraeri n'atuma ababaka eri kabaka wa Edomu ng'ayogera nti, ‘Nkwegayiridde, ka mpite mu nsi yo;’ naye kabaka wa Edomu n'atayinza kuwulira. Era n'atumira bw'atyo ne kabaka wa Mowaabu, naye n'atakkiriza, Isiraeri n'atuula mu Kadesi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Isirayiri yatuma ababaka eri kabaka wa Edomu nga bamusaba bayitemu buyisi mu nsi ye. Naye ye teyabawuliriza. Isirayiri n’atuma n’ababaka eri kabaka wa Mowaabu, naye n’atabakkiriza kuyitamu. Isirayiri kyeyava asigala e Kadesi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Isiraeri n'alyoka atuma ababaka eri kabaka wa Edomu ng'ayogera nti Nkwegayirira, ka mpite mu nsi yo: naye kabaka wa Edomu n'atawulira. Era n'atumira bw'atyo kabaka wa Mowaabu: naye n'atayagala: Isiraeri n'atuula mu Kadesi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU17 Awo Yisirayeli n'atuma ababaka eri kabaka wa Edomu ng'asaba nti: “Nzikiriza nkutulire mu nsi yo.” Naye kabaka wa Edomu teyawuliriza. N'atuma n'ewa kabaka w'e Mowabu; naye era teyamuganya. Awo Yisirayeli kwe kusigala mu Kadesi. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200317 Awo ne batuma ababaka eri kabaka wa Edomu okumusaba abakkirize okuyita mu nsi ye. Kyokka kabaka wa Edomu n'atabakkiriza. Abayisirayeli ne basigala e Kadesi. Sien die hoofstuk |