Abalam 11:13 - Luganda Bible 200313 Kabaka w'Abammoni n'addamu ababaka ba Yefuta nti: “Abayisirayeli bwe baava mu Misiri, baatwala ekitundu ky'ensi yange, okuva ku Mugga Arunoni, okutuuka ku Mugga Yabboki, ne ku Mugga Yorudaani. Kale kaakano ekitundu ekyo mukituddize lwa mirembe.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Kabaka w'abaana ba Amoni n'addamu ababaka ba Yefusa nti, “Kubanga Isiraeri bweyava mu Misiri yatwala ensi yange, okuva ku Alunoni okutuuka ku Yabboki ne ku Yoludaani, kale kaakano munzirize ensi yange mu mirembe.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Kabaka w’abaana ba Amoni n’addamu ababaka ba Yefusa nti, “Kubanga Isirayiri bwe baali bava e Misiri baatwala ensi yange okuva ku Alunoni ne ku Yaboki n’okutuukira ddala ku Yoludaani. Kaakano gituddize lwa mirembe.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Kabaka w'abaana ba Amoni n'addamu ababaka ba Yefusa nti Kubanga Isiraeri yanziyako ensi yange bwe yayambuka okuva mu Misiri, okuva ku Alunoni okutuuka ku Yabboki ne ku Yoludaani: kale kaakano zizze ensi ezo lwa mirembe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU13 Kabaka w'Abammoni n'ayanukula ababaka ba Yefuta nti: “Kubanga Yisirayeli bwe yava e Misiri, yanyaga ensi yange, okuva ku Arunoni okutuuka ku Yabboki ne ku Yorudani. Kale nno ginzirize mu ddembe.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200313 Kabaka w'Abammoni n'addamu ababaka ba Yefuta nti: “Abayisirayeli bwe baava mu Misiri, baatwala ekitundu ky'ensi yange, okuva ku Mugga Arunoni, okutuuka ku Mugga Yabboki, ne ku Mugga Yorudaani. Kale kaakano ekitundu ekyo mukituddize lwa mirembe.” Sien die hoofstuk |