Abalam 11:11 - Luganda Bible 200311 Awo Yefuta n'agenda n'abakulembeze b'e Gileyaadi, abantu ne bamufuula omukulu waabwe abafuga. Yefuta n'ayogera ebigambo bye byonna mu maaso ga Mukama e Mizupa. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Awo Yefusa n'alyoka agenda n'abakadde ab'e Gireyaadi, abantu ne bamufuula omukulu waabwe abafuga; Yefusa n'agenda e Mizupa n'ategeeza Mukama ebigambo ebyo byonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Awo Yefusa n’agenda n’abakadde b’e Gireyaadi, abantu ne bamufuula omukulembeze waabwe era omuduumizi, n’addamu ebigambo byonna bye yayogera mu maaso ga Mukama mu Mizupa. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Awo Yefusa n'alyoka agenda n'abakadde ab'e Gireyaadi, abantu ne bamufuula omukulu waabwe abafuga: Yefusa n'ayogera ebigambo bye byonna mu maaso ga Mukama mu Mizupa. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU11 Yefuta n'agenda wamu n'abakadde b'omu Gileyaadi; abantu ne bamufuula omukulembeze waabwe era omugabe waabwe. Yefuta n'addamu mu maaso g'Omukama e Mizupa obukalu bwonna bwe yali ataddewo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200311 Awo Yefuta n'agenda n'abakulembeze b'e Gileyaadi, abantu ne bamufuula omukulu waabwe abafuga. Yefuta n'ayogera ebigambo bye byonna mu maaso ga Mukama e Mizupa. Sien die hoofstuk |