Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 10:18 - Luganda Bible 2003

18 Abantu abakulu ab'e Gileyaadi ne beebuuzaganya nti: “Ani anaakulembera olutalo lw'okulwanyisa Abammoni? Oyo ye aliba omukulembeze wa bonna mu Gileyaadi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

18 Abantu, abakulu ab'e Gireyaadi, ne bagambagana nti, “Ani anaakulembera olutalo okulwanyisa abaana ba Amoni? Oyo y'anaafuga Gireyaadi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

18 Abakulembeze b’abantu mu Gireyaadi ne bagambagana nti, “Omusajja anaasooka okulumba abaana ba Amoni, ye anaabeera omukulembeze w’abatuuze b’omu Gireyaadi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

18 Abantu, abakulu ab'e Gireyaadi, ne bagambagana nti Omusajja aluwa alisooka okulwanyisa abaana ba Amoni? oyo ye aliba omukulu w'abo bonna abatuula mu Gireyaadi.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

18 Abakulembeze mu Gileyaadi ne bagambagana nti: “Oyo anaasooka okulwanyisa Abammoni, oyo y'anaabeera omufuzi w'abantu b'omu Gileyaadi.”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

18 Abantu abakulu ab'e Gileyaadi ne beebuuzaganya nti: “Ani anaakulembera olutalo lw'okulwanyisa Abammoni? Oyo ye aliba omukulembeze wa bonna mu Gileyaadi.”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 10:18

Volg ons:

Advertensies


Advertensies