Abalam 10:16 - Luganda Bible 200316 Ne beggyako balubaale abagwira, ne baweereza Mukama. N'alumwa omwoyo olw'okubonaabona kwa Yisirayeli. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Ne beggyako bakatonda abalala be baweerezanga; Omwoyo gwa Mukama ne gumuluma olw'okubonaabona kw'abaana ba Isiraeri. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Ne baggya wakati mu bo bakatonda abalala, ne baweereza Mukama Katonda. Mukama n’alumwa olw’ennaku ya Isirayiri.” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Ne baggya mu bo bakatonda abaggya ne baweereza Mukama: omwoyo gwe ne gumuluma olw'ennaku za Isiraeri. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU16 Olwo ne basuula eri ebifaananyi byonna ebya balubaale abagwira, ne baweereza Omukama. N'Omukama naye nga takyasobola kugumiikiriza nnaku ya Yisirayeli. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200316 Ne beggyako balubaale abagwira, ne baweereza Mukama. N'alumwa omwoyo olw'okubonaabona kwa Yisirayeli. Sien die hoofstuk |