Abalam 10:1 - Luganda Bible 20031 Abimeleki bwe yamala okufa, Tola mutabani wa Puwa era muzzukulu wa Dodo, n'ajja okununula Yisirayeli. Yali wa mu Kika kya Yissakaari, ng'abeera mu Samiri mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Awo Abimereki bweyamala okufa, Tola mutabani wa Puwa muzzukulu wa Dodo, ow'omukika kya Isakaali n'agolokoka okulokola Isiraeri; yabeera nga mu Samiri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Awo oluvannyuma lwa Abimereki, ne wabaawo Toola mutabani wa Puwa, era muzzukulu wa Dodo, omusajja wa Isakaali eyajja okulokola Isirayiri, eyabeeranga mu Samiri mu nsi ya Efulayimu ey’ensozi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Awo oluvannyuma lwa Abimereki ne wabaawo Toola mutabani wa Puwa, mutabani wa Dodo, omusajja wa Isakaali, okulokola Isiraeri; n'abeera mu Samiri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 Abimeleki ng'avuddewo, ne wasitukawo Tola okuwonya Yisirayeli. Yali musajja wa mu Yissakari, mutabani wa Puwa, mutabani wa Dodo. Yabeeranga Samiri mu nsozi za Efurayimu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 Abimeleki bwe yamala okufa, Tola mutabani wa Puwa era muzzukulu wa Dodo, n'ajja okununula Yisirayeli. Yali wa mu Kika kya Yissakaari, ng'abeera mu Samiri mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi. Sien die hoofstuk |