Abalam 1:9 - Luganda Bible 20039 Bwe baava awo ne bagenda okulwanyisa Abakanaani ab'omu nsi ey'ensozi, ne mu bisenyi ne mu nsi enkalu ey'omu bukiikaddyo. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Bwe baava awo ne balumba Abakanani ab'omu nsi ey'ensozi, ne mu bisenyi, ne mu nsi enkalu ey'omu bukiikaddyo ne babalwanyisa. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Awo abasajja ba Yuda ne balumba Abakanani abaabeeranga mu nsozi ne mu biwonvu ne mu bukiika obwa ddyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Awo bwe baamala abaana ba Yuda ne baserengeta okulwanyisa Abakanani abaatuula mu nsi ey'ensozi, ne mu bukiika obwa ddyo, ne mu nsi ey'olusenyi. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 Oluvannyuma abantu ba Yuda ne bakkirira okulwanyisa Abakanaani abaabeeranga mu nsi ey'ensozi, ne mu Negevu ne mu Sefela. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Bwe baava awo ne bagenda okulwanyisa Abakanaani ab'omu nsi ey'ensozi, ne mu bisenyi ne mu nsi enkalu ey'omu bukiikaddyo. Sien die hoofstuk |