Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 1:8 - Luganda Bible 2003

8 Awo ab'Ekika kya Yuda ne balumba Yerusaalemu, ne bakiwamba, ne batta abantu baamu, ekibuga ne bakyokya omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Awo ab'ekika kya Yuda ne baalumba Yerusaalemi ne bakiwangula ne batta abantu bamu, ne bakimenyamenya, ne bakyokya omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Abasajja ba Yuda ne balumba ekibuga Yerusaalemi ne bakiwamba ne batta abantu baamu n’ekitala, oluvannyuma ne bakyokya.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Abaana ba Yuda ne balwanyisa Yerusaalemi, ne bakimenya, ne bakitta n'ekitala, ne bookya ekibuga omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Abantu ba Yuda ne balumba ekibuga Yeruzaalemu. Ne bakikuba n'obwogi bw'ekitala, ne bakiwamba, ne bakiteekera omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

8 Awo ab'Ekika kya Yuda ne balumba Yerusaalemu, ne bakiwamba, ne batta abantu baamu, ekibuga ne bakyokya omuliro.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 1:8

Volg ons:

Advertensies


Advertensies