Abalam 1:7 - Luganda Bible 20037 Adonibezeki n'agamba nti: “Bakabaka ensanvu be natemako engalo zaabwe ensajja n'ebigere byabwe ebisajja baakuŋŋaanyanga obukunkumuka bw'emmere wansi w'emmeeza yange. Kaakano Katonda ansasudde ekyo kye nabakola.” Ne bamutwala e Yerusaalemu, era eyo gye yafiira. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Adonibezeki n'agamba nti, “Bakabaka ensanvu (70) be nnatemako engalo zaabwe ensajja n'ebigere byabwe ebisajja, baakuŋŋaanyanga obukunkumuka bw'emmere wansi w'emmeeza yange. Kaakano Katonda ansansudde ekyo kye nnabakola.” Ne bamutwala e Yerusaalemi, era eyo gye yafiira. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Adonibezeki ne yejjusa n’agamba nti, “Nga bakabaka ensanvu abaasalibwako engalo zaabwe ensajja n’ebigere ebisajja, bwe baalondalondanga obukunkumuka wansi w’emmeeza yange, nange bwe ŋŋenda okuba. Kye nakola bannange Katonda nange akintusizzaako.” Ne bamutwala e Yerusaalemi n’afiira eyo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Adonibezeki n'ayogera nti Bakabaka ensanvu, abaasalibwako engalo zaabwe ensajja n'ebigere byabwe ebisajja, baakuŋŋaanyizanga (emmere yaabwe) wansi w'emmeeza yange: nga nze bwe nnaakola, ne Katonda bw'ampalanye bw'atyo. Ne bamuleeta e Yerusaalemi, n'afiira eyo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU7 Adoni-Bezeki n'agamba nti: “Bakabaka nsanvu abaali batemeddwako kyalakisajja n'ebigere ebisajja baalondalondanga obukunkumuka wansi w'emmeeza yange; nange Omukama ankoze kye nabakola.” Ne bamuleeta mu Yeruzaalemu n'afiira eyo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20037 Adonibezeki n'agamba nti: “Bakabaka ensanvu be natemako engalo zaabwe ensajja n'ebigere byabwe ebisajja baakuŋŋaanyanga obukunkumuka bw'emmere wansi w'emmeeza yange. Kaakano Katonda ansasudde ekyo kye nabakola.” Ne bamutwala e Yerusaalemu, era eyo gye yafiira. Sien die hoofstuk |