Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 1:33 - Luganda Bible 2003

33 Ab'omu Kika kya Nafutaali ne batagobaamu batuuze ba mu bibuga Beti-Semani ne Beti-Anati. Ab'omu Kika kya Nafutaali ne bongera okubeera awamu n'abatuuze Abakanaani naye ne babawaliriza okubakoleranga emirimu.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 Ab'ekika kya Nafutaali ne batagoba bantu abaatuulanga mu Besusemesi, wadde abaatuulanga mu Besuanasi; naye ne batuula wamu n'Abakanani abaali bannannyini nsi; kyokka abaatuulanga mu Besusemesi ne Besuanasi ne babawalirizibwa Abaisiraeri okubakoleranga emirimu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 Nafutaali teyagoba bantu abaabeeranga mu Besusemesi ne mu Besuanasi naye n’abakkirizanga okubeeranga awamu n’abantu be nga bwe bamusasula omusolo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 Nafutaali n'atagoba abaatuula mu Besusemesi, newakubadde abaatuula mu Besuanasi; naye n'atuula mu Bakanani, be baatuula mu nsi: era naye abaatuula mu Besusemesi ne mu Besuanasi ne bafuuka ab'okuwanga omusolo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

33 Nafutali naye teyasobola kugobawo baali babeera mu Beti-Semesi ne mu Beti-Anati, naye n'asenga mu Bakanaani abaabeeranga mu nsi eyo. Bo abaabeeranga mu Beti-Semesi ne mu Beti-Anati baabakoleranga emirimu gy'akasanvu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

33 Ab'omu Kika kya Nafutaali ne batagobaamu batuuze ba mu bibuga Beti-Semani ne Beti-Anati. Ab'omu Kika kya Nafutaali ne bongera okubeera awamu n'abatuuze Abakanaani naye ne babawaliriza okubakoleranga emirimu.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 1:33

Volg ons:

Advertensies


Advertensies