Abalam 1:30 - Luganda Bible 200330 Ab'omu Kika kya Zebbulooni tebaagobamu batuuze ba mu bibuga Kituroni ne Nakalali, Abakanaani ne bongera okubibeeramu awamu nabo, ne bawalirizibwa okukoleranga Abayisirayeli emirimu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 Ab'ekika kya Zebbulooni ne batagoba bantu abaatuulanga mu Kituloni, ne Nakaloli; naye Abakanani ne batuula wamu nabo, ne babawaliriza okubakoleranga emirimu. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 Era ne Zebbulooni teyagoba abantu abaabeeranga mu Kitulooni yadde abaabeeranga mu Nakaloli, naye Abakanani bano n’abakkiriza okubeeranga awamu naye nga bwe bamusasula omusolo. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Zebbulooni n'atagoba abaatuula mu Kituloni, newakubadde abaatuula mu Nakaloli; naye Abakanani ne batuula mu bo, ne bafuuka ab'okuwanga omusolo. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU30 Ne Zebuluni teyasobola kugobawo baali babeera mu Kituroni, oba abantu b'e Nawalali, wabula Abakanaani baasigala mu bo, kyokka nga bakola emirimu gy'akasanvu. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200330 Ab'omu Kika kya Zebbulooni tebaagobamu batuuze ba mu bibuga Kituroni ne Nakalali, Abakanaani ne bongera okubibeeramu awamu nabo, ne bawalirizibwa okukoleranga Abayisirayeli emirimu. Sien die hoofstuk |