Abalam 1:3 - Luganda Bible 20033 Ab'Ekika kya Yuda ne bagamba ab'Ekika kya Simyoni nti: “Mujje tugende ffenna mu kitundu ekiweereddwa ffe tulwanyise Abakanaani nga tuli wamu. Era naffe bwe tutyo tuligenda nammwe mu kitundu ekiweereddwa mmwe.” Awo ab'Ekika kya Simyoni Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Ab'ekika kya Yuda ne bagamba ab'ekika kya Simyoni nti, “Mujje tugende fenna mu kitundu ekyatuweebwa tulwanyise Abakanani nga tuli wamu; era naffe bwe tutyo tuligenda nammwe mu kitundu kyammwe ekyabaweebwa.” Awo ab'ekika kya Simyoni ne bagenda nabo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Abasajja ba Yuda ne bagamba baganda baabwe abasajja ba Simyoni nti, “Tugende ffenna mu kitundu kyaffe ekyatuweebwa tulwanyise Abakanani, era naffe tuligenda nammwe mu kitundu ekyabaweebwa.” Awo ne bagenda bonna. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Yuda n'agamba Simyoni muganda we nti Ogende nange mu mugabo gwange, tulwanyise Abakanani; era nange bwe ntyo ndigenda naawe mu mugabo gwo. Awo Simyoni n'agenda naye. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU3 Awo ab'ekika kya Yuda ne basaba baganda baabwe ab'ekika kya Simewoni nti: “Mujje tugende mu kitundu ekyatuweebwa tulwanyise Abakanaani, naffe tulibalwanirako ku kitundu kyammwe.” Ab'ekika kya Simewoni ne bagenda nabo. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20033 Ab'Ekika kya Yuda ne bagamba ab'Ekika kya Simyoni nti: “Mujje tugende ffenna mu kitundu ekiweereddwa ffe tulwanyise Abakanaani nga tuli wamu. Era naffe bwe tutyo tuligenda nammwe mu kitundu ekiweereddwa mmwe.” Awo ab'Ekika kya Simyoni Sien die hoofstuk |