Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 1:27 - Luganda Bible 2003

27 Ab'omu Kika kya Manasse tebaagobamu batuuze ba mu bibuga Beti Seyani ne Taanaki, ne Doori, ne Yibuleyani, ne Megiddo, n'ab'omu byalo ebibiriraanye, Abakanaani ne bongera okubeera mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Ab'ekika kya Manase tebagoba bantu abaatuula mu Besuseani n'ebyalo byakyo, wadde ab'omu Taanaki n'ebyalo byakyo, oba ab'e Doli n'ebyalo byakyo, wamu n'ab'e Ibuleamu ne byalo byakyo, n'ab'omu Megiddo ne byalo byakyo; naye Abakanani ne beeyongera okubeera mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Ye Manase teyagoba bantu abaabeeranga mu Besuseani, ne mu Taanaki ne mu Poliyadde abaabeeranga mu Ibuleamu, ne mu Megiddo, n’ebyalo ebiriraanye ebibuga ebyo. Naye Abakanani ne bagaanira ddala okuva mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Manase n'atagoba (abaatuula) mu Besuseani n'ebyalo byakyo, ne mu Taanaki n'ebyalo byakyo, newakubadde abaatuula mu Doli n'ebyalo byakyo, newakubadde abaatuula mu Ibuleamu n'ebyalo byakyo, newakubadde abaatuula mu Megiddo n'ebyalo byakyo: naye Abakanani ne baagala okutuula mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Kyokka Manasse teyasobola kugobawo baali babeera mu Beti-Sewani n'ebibuga byakyo, mu Taanaki n'ebibuga byakyo, mu Dori n'ebibuga byakyo, mu Yibulewamu n'ebibuga byakyo ne mu Megiddo n'ebibuga byakyo, kubanga Abakanaani baamalirira okusigala mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

27 Ab'omu Kika kya Manasse tebaagobamu batuuze ba mu bibuga Beti Seyani ne Taanaki, ne Doori, ne Yibuleyani, ne Megiddo, n'ab'omu byalo ebibiriraanye, Abakanaani ne bongera okubeera mu nsi eyo.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 1:27

Volg ons:

Advertensies


Advertensies