Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 1:26 - Luganda Bible 2003

26 Omusajja oyo n'agenda mu nsi y'Abahiiti n'azimbayo ekibuga, n'akituuma erinnya Luuzi. Era kikyayitibwa erinnya eryo n'okutuusa kati.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

26 Omusajja oyo n'agenda mu nsi ey'Abakiiti, n'azimbayo ekibuga, n'akituuma erinnya Luzi, eryo lye linnya lyakyo ne leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

26 Omusajja oyo n’asengukira mu nsi y’Abakiiti, n’azimbayo n’ekibuga n’akituuma Luzi, n’okutuusa kaakano bwe kiyitibwa.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

26 Omusajja oyo n'agenda mu nsi ey'Abakiiti, n'azimba ekibuga, n'akituuma erinnya lyakyo Luzi: lye linnya lyakyo ne leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

26 Omusajja n'asengukira mu nsi y'Abakitti, n'azimbayo ekibuga, n'akituuma Luzi, erinnya lye kikyayitibwa n'okutuusa ku lunaku lwa leero.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

26 Omusajja oyo n'agenda mu nsi y'Abahiiti n'azimbayo ekibuga, n'akituuma erinnya Luuzi. Era kikyayitibwa erinnya eryo n'okutuusa kati.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 1:26

Volg ons:

Advertensies


Advertensies