Abalam 1:25 - Luganda Bible 200325 N'abalagirira. Ne batta ab'omu kibuga bonna, okuggyako omusajja oyo n'ab'omu maka ge. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 N'abalaga we banaayingirira mu kibuga, era n'ebatta ab'omu kibuga bonna n'ekitala, okuggyako omusajja oyo n'ab'omu nnyumba ye yonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Awo bwe yabalaga awayingirirwa, ne bazikiriza n’ekitala abantu b’omu kibuga ekyo; ne batakola kabi konna ku musajja oyo n’ab’omu nnyumba ye bonna. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 N'abalaga we banaayingirira mu kibuga, ne batta ekibuga n'ekitala; naye ne bata omusajja oyo n'ennyumba ye yonna. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU25 N'abalagawo, ekibuga kyonna ne bakikuba n'ekitala, kyokka ye omusajja ne bamutaliza ko n'amaka ge. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200325 N'abalagirira. Ne batta ab'omu kibuga bonna, okuggyako omusajja oyo n'ab'omu maka ge. Sien die hoofstuk |