Abalam 1:21 - Luganda Bible 200321 Naye ab'Ekika kya Benyamiini ne batagoba Bayebusi mu Yerusaalemu. Okuva olwo Abayebusi ne bongera okukibeeramu awamu nabo n'okutuusa kati. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Naye ab'ekika kya Benyamini ne batagoba ba Yebusi ababeeranga mu Yerusaalemi; naye Abayebusi ne batuula wamu n'ab'ekika kya Benyamini mu Yerusaalemi n'okutuusa kaakano. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Naye abasajja ba Benyamini tebaagoba Bayebusi abaabeeranga mu Yerusaalemi noolwekyo Abayebusi babeera wamu n’abasajja ba Benyamini mu Yerusaalemi n’okutuusa kaakano. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 N'abaana ba Benyamini ne batagoba Bayebusi abaatuula mu Yerusaalemi: naye Abayebusi ne batuula n'abaana ba Benyamini mu Yerusaalemi, ne leero. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU21 Naye Ababenyamiini tebaasobola kugoba mu Yeruzaalemu Bayebusi abaakibeerangamu, bwe batyo Abayebusi bakyali n'abantu ba Benyamiini mu Yeruzaalemu n'okutuusa ku lunaku lwa leero. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200321 Naye ab'Ekika kya Benyamiini ne batagoba Bayebusi mu Yerusaalemu. Okuva olwo Abayebusi ne bongera okukibeeramu awamu nabo n'okutuusa kati. Sien die hoofstuk |