Abalam 1:2 - Luganda Bible 20032 Mukama n'addamu nti “Ab'Ekika kya Yuda be baba basooka okugenda. Bo be mpadde okufuga ensi eyo.” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Mukama n'addamu nti, “Ekika kya Yuda ky'ekinasooka okulumba; mbawadde okuwangula ensi eyo.” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mukama Katonda n’abaddamu nti Yuda yalisooka, era laba mbawadde obuwanguzi ku Bakanani. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Mukama n'ayogera nti Yuda ye alirinnya: laba, ngabudde ensi mu mukono gwe. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU2 Omukama n'addamu nti: “Yuda y'ajja okugenda. Ensi ngiwaddeyo mu mikono gye.” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20032 Mukama n'addamu nti “Ab'Ekika kya Yuda be baba basooka okugenda. Bo be mpadde okufuga ensi eyo.” Sien die hoofstuk |