Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 1:16 - Luganda Bible 2003

16 Bazzukulu b'Omukeeni, kitaawe wa muka Musa, ne bagenda wamu n'ab'Ekika kya Yuda okuva e Yeriko, ekibuga ky'enkindu, ne balaga mu nsi enkalu, eri mu bukiikaddyo obwa Aradi mu Buyudaaya. Ne basenga mu Bamaleki.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Abaana b'Omukeeni, mukoddomi wa Musa ne bagenda n'ab'ekika kya Yuda nga bava e Yeriko ekibuga eky'enkindu, ne balaga mu nsi enkalu eri mu bukiikaddyo obwa Aladi mu Buyudaaya ne bagenda ne batuula n'abantu beeyo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Abazzukulu b’Omukeeni, mukoddomi wa Musa ne bava mu kibuga eky’enkindu ne bagendera wamu n’abasajja ba Yuda ne batuuka mu ddungu lya Yuda eryali mu bukiikaddyo obwa Aladi ne babeera wamu n’abantu baayo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 N'abaana ab'Omukeeni, mukoddomi wa Musa, ne balinnya nga bava mu kibuga eky'enkindu awamu n'abaana ba Yuda ne bagenda mu lukoola lwa Yuda, oluli ku bukiika obwa ddyo obwa Aladi; ne bagenda ne batuula n'abantu.

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Abazzukulu ba mukoddomi wa Musa Omukeni, baava mu Kibuga ky'Enkindu n'abantu ba Yuda ne bambuka mu ddungu lya Yuda mu Negevu, mu bitundu by'e Aradi, ne basenga eyo mu bantu baayo.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

16 Bazzukulu b'Omukeeni, kitaawe wa muka Musa, ne bagenda wamu n'ab'Ekika kya Yuda okuva e Yeriko, ekibuga ky'enkindu, ne balaga mu nsi enkalu, eri mu bukiikaddyo obwa Aradi mu Buyudaaya. Ne basenga mu Bamaleki.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 1:16

Volg ons:

Advertensies


Advertensies