Abalam 1:15 - Luganda Bible 200315 Akasa n'agamba nti: “Nnyamba ompe n'enzizi z'amazzi, kubanga ensi gy'ompadde nkalu.” Kalebu n'amuwa enzizi ez'engulu n'ez'emmanga. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Akusa n'agamba nti, “Mpa ekirabo; olw'okuba wanteeka mu nsi ey'obukiikaddyo, ompe n'enzizi z'amazzi.” Kalebu n'amuwa enzizi ez'engulu n'ez'emmanga. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 N’amuddamu nti, “Wampa ensi nkalu ey’obukiikaddyo naye kaakano nnyongera ekitundu ekirimu n’enzizi ez’amazzi.” Kalebu n’amuwa ekitundu ekirimu enzizi ekyengulu n’ekyemmanga. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 N'amugamba nti Mpa omukisa; kubanga wanteeka mu nsi ey'obukiika obwa ddyo, era mpa n'enzizi ez'amazzi. Kalebu n'amuwa enzizi ez'engulu n'ez'emmanga. Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU15 Omuwala n'amuddamu nti: “Ngirira ekisa. Nga bwe wampa ettaka mu Negevu, mpeerako n'enzizi z'amazzi.” Bw'atyo Kalebu n'amuwa enzizi ez'engulu n'ez'emmanga. Sien die hoofstukLuganda DC Bible 200315 Akasa n'agamba nti: “Nnyamba ompe n'enzizi z'amazzi, kubanga ensi gy'ompadde nkalu.” Kalebu n'amuwa enzizi ez'engulu n'ez'emmanga. Sien die hoofstuk |