Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abalam 1:14 - Luganda Bible 2003

14 Ku lunaku olw'embaga ey'obugole bwabwe, Otiniyeeli n'akuutira Akasa okusaba kitaawe amuwe ennimiro. Awo Akasa n'ava ku ndogoyi ye, n'akka wansi. Kalebu n'amubuuza nti: “Oyagala ki?”

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 Ku lunaku olw'embaga ey'obugole bwabwe, Osunieri n'akuutira Akusa okusaba kitaawe amuwe ennimiro. Awo Akusa n'ava ku ndogoyi ye, n'akka wansi. Kalebu n'amubuuza nti, “Oyagala ki?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Awo Osunieri bwe yamala okuwasa Akusa n’amufukuutirira asabe kitaawe ennimiro; Akusa n’addayo eri kitaawe, bwe yali ava ku ndogoyi, Kalebe n’amubuuza nti, “Oyagala ki?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 Awo bwe yajja (gy'ali), n'asabisa kitaawe ennimiro: n'ava ku ndogoyi ye; Kalebu n'amugamba nti Oyagala ki?

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Olumu Akusa bwe yajja ewa Otunyeli, Otunyeli n'amupikiriza asabe kitaawe ekibanja. Bwe yabuuka ku ndogoyi, Kalebu n'amubuuza nti: “Oyagala nkukolere ki?”

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

14 Ku lunaku olw'embaga ey'obugole bwabwe, Otiniyeeli n'akuutira Akasa okusaba kitaawe amuwe ennimiro. Awo Akasa n'ava ku ndogoyi ye, n'akka wansi. Kalebu n'amubuuza nti: “Oyagala ki?”

Sien die hoofstuk Kopieer




Abalam 1:14

Volg ons:

Advertensies


Advertensies