Abalam 1:1 - Luganda Bible 20031 Awo Yoswa ng'amaze okufa, Abayisirayeli ne babuuza Mukama nti: “Baani ababa basooka okugenda okulumba Abakanaani okubalwanyisa?” Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Awo Yoswa bwe yamala okufa, abaana ba Isiraeri ne babuuza Mukama nti, “Kika ki ekinaasooka okulumba Abakanani okubalwanyisa?” Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Oluvannyuma lw’okufa kwa Yoswa, Abayisirayiri ne babuuza Mukama Katonda nti, “Ani mu ffe alisooka okwaŋŋanga Abakanani okubalwanyisa?” Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Awo Yoswa bwe yamala okufa, abaana ba Isiraeri ne babuuza Mukama nti Ani alisooka okulinnya eri Abakanani, okubalwanyisa? Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU1 Nga Yoswa amaze okufa, Abayisirayeli ne babuuza Omukama nti: “Ani mu ffe anaasooka okutwambukirayo alumbe Abakanaani abalwanyise?” Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20031 Awo Yoswa ng'amaze okufa, Abayisirayeli ne babuuza Mukama nti: “Baani ababa basooka okugenda okulumba Abakanaani okubalwanyisa?” Sien die hoofstuk |