Abaefeso 3:9 - Luganda Bible 20039 Era yampa omukisa okumanyisa abantu bonna ebifa ku kyama kino, Katonda eyatonda byonna kye yali akisizza okuva edda n'edda lyonna. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 n'okumulisizanga bonna balabe entegeka ye kyama kino bwe kiri, ekyakwekebwa okuva edda n'edda lyonna mu Katonda eyatonda byonna. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Katonda eyatonda ebintu byonna yayagala nnyambe buli muntu okutegeera ebyekyama ebyali bikwekeddwa mu Katonda. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 n'okumulisizanga bonna balabe okugaba kw'ekyama bwe kuli, ekyakwekebwa okuva edda n'edda lyonna mu Katonda eyatonda byonna; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU9 n'okumanyisa abantu bonna ekyama kino nga bwe kigenda kikola. Kyali kikwekeddwa okuva ddi mu Katonda eyatonda byonna, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20039 Era yampa omukisa okumanyisa abantu bonna ebifa ku kyama kino, Katonda eyatonda byonna kye yali akisizza okuva edda n'edda lyonna. Sien die hoofstuk |