Abaefeso 3:5 - Luganda Bible 20035 Mu mirembe egy'edda, abantu tebaategeezebwa kyama kino, naye kaakano Katonda akibikkulidde abatume be abatukuvu n'abalanzi, ng'ayita mu Mwoyo Mutuukirivu. Sien die hoofstukEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Ekyo ekitaategeezebwa baana b'abantu, mu mirembe egy'edda nga kaakano bwe kibikkuliddwa abatume be abatukuvu ne bannabbi mu Mwoyo. Sien die hoofstukEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Mu biro eby’edda, tewali yali amanyi kyama ekyo okutuusa Omwoyo wa Katonda bw’akibikkulidde abatume be abatukuvu ne bannabbi. Sien die hoofstukEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 ekitaategeezebwa mu mirembe egy'edda abaana b'abantu, nga kaakano bwe kibikkuliddwa abatume be abatukuvu ne bannabbi mu Mwoyo; Sien die hoofstukBIBULIYA ENTUKUVU5 ekitaamanyisibwa bantu mu mirembe giri nga Mwoyo bw'akimanyisizza kaakano Abatume be abatukuvu n'abalanzi, Sien die hoofstukLuganda DC Bible 20035 Mu mirembe egy'edda, abantu tebaategeezebwa kyama kino, naye kaakano Katonda akibikkulidde abatume be abatukuvu n'abalanzi, ng'ayita mu Mwoyo Mutuukirivu. Sien die hoofstuk |