Aanlyn Bybel

- Advertensies -




Abaefeso 2:2 - Luganda Bible 2003

2 Mwagobereranga empisa embi ez'ensi, nga mufugibwa omwoyo gw'omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, ogwo kati ogufuga abo abajeemera Katonda.

Sien die hoofstuk Kopieer

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 bye mwatambulirangamu edda ng'emirembe egy'ensi eno bwe giri, okugobereranga omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, omwoyo ogukola kaakano mu baana abajeemu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Ebyo bye mwatambulirangamu ng’emirembe egy’ensi bwe giri, nga mufugibwa omwoyo ogw’omukulu w’obuyinza obw’omu bbanga, omwoyo ogwa Setaani, ogufuga abajeemu bonna.

Sien die hoofstuk Kopieer

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 bye mwatambulirangamu edda ng'emirembe egy'ensi eno bwe giri, okugobereranga omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, omwoyo ogukoza kaakano mu baana abatawulira;

Sien die hoofstuk Kopieer

BIBULIYA ENTUKUVU

2 bye mwatambulirangamu luli nga mukyagoberera empisa y'ensi eno, nga mukyatwalibwa omukungu alina obuyinza obw'omu nsi eno, omwoyo ogwo ogukyakola na buli kati mu bajeemu.

Sien die hoofstuk Kopieer

Luganda DC Bible 2003

2 Mwagobereranga empisa embi ez'ensi, nga mufugibwa omwoyo gw'omukulu w'obuyinza obw'omu bbanga, ogwo kati ogufuga abo abajeemera Katonda.

Sien die hoofstuk Kopieer




Abaefeso 2:2

Volg ons:

Advertensies


Advertensies